Abasawo Obutamanya Nnimi Zaakugereesa Kinokoddwayo Ng’ekimu Kubisomooza Abaliko Obulemu Abawangadde N’akawuka
Abasawo Obutamanya no’obutabeera na mpuliziganya gyebayinza kwogeramu n’abantu abaliko obulemu for example bw’obutawulira. N’okwogera kinokoddwaayo ng’ekimu kw’ebyo ebikyasinze okusomooza abantu abaliko obulemu abawangaala n’akawuka ka Mukenenya.
Omu kubaliko obulemu awangadde n’akawuka ka Mukenenya Edward Kanamungiri ategeezezza. Radio Buddu nti abasawo abasinga tebaatendekebwa nnimi ze bayinza kwogera n’abantu abatawulira kko n’okwogera bw’atyo n’akubira. Ggavumenti omulanga okuvaayo esomese abasawo bano ennimi zino okulaba nga n’abantu ab’ekikula kino nabo. Because it will Basobola okutuusa obubaka bw’abwe eri abasawo era ne babutegeera bulungi for instance.
Ono agasseeko nti Ggavumenti nayo yeesuuliddeyo gwannaggamba okulaba nga abaliko obuleme baganyulwa mu nteekateeka za Ggavumenti.
Above all, Ate omukyala okuva mu Kitongole ekirabirira abantu abaliko obulemu abawangaala n’akawuka ka Ssiriimu ekya Masaka Association of Persons with Disabilities living with HIV and AIDS-MADIPHA Namulindwa Esther ategeezezza nti bakola ekisoboka okulaba nga babangula abasawo ennimi z’okugereesa okubayambako okwogerezeganya n’abaliko obulemu obw’obutayogera n’okuwulira because this will help.
For Quality ICT service Visit Interlet Limited